Mabirizi Alumbue Gavumenti Lwa Njala

0
1238

Eyavuganya ku kyokukulembera Uganda nga mukadde kano yakulira ekibiina kya Peoples Ssuportive party Elton Joseph Mabirizi ayambalidde Gvumenti gyagamba nti abantu ebamanya ebagalako bululu namisolo, kuba mukadde kano bafa enjala naye tefaayo.
Mu malala omuyimbi Kazibwe Kapo ayitiddwa ku Poliisi anyonyole wa gyeyajja emmundu gyeyakozesa mu luyimba lwe emmundu twazza ku gombolola.