Minisita Akayidde Kampuni ya Sukaali e Kyankwanzi Lwa Kusengula Abasoba mu 600

0
937

Minisita omubeezi okuva ku minisitule ye Taka Pasisi Namuganzi ayimiriza mbagira emirimu gya kampuni eyitibwa Kyankwanzi sugar Works nga entabwe evudde kubaddukanya kampuni eno okuwamba ettaka nebibbaanja bya babantu okuva ku byalo mu kaaga okuva mu disitulikiti ye Kyankwannzi.