Mukenenya Alinye Kubizinga Kalangala

0
1083

Omuwendo gw’abantu abalina akawuka ka Mukenenya mu district ye Kalangala gweralikiriza abavunanyizibwa kubyobulamu mu kitundu kino era nebasaba Gavumenti okubongeera ku ddagala eriweweeza mukenenya, nga bagamba nti lyebafuna terimala.
Abasawo era balabudde abalambuzi abagenda e Kalanga nti babe bengendereza nnyo n’okusinga owa mayuga ayita ku lutindo, bweba batabaaza engabo besabike kuba olumbe lugya kubatta.

More News