Mukono, Kalungu, Ne Butalejja Baze Gawaze

0
566

Ebigezo by’omulundi guno byolese nti abayizi abawala baayise bulungi nnyo okusinga ku balenzi nga n’omuwendo gwabayizi abaatuula ebigezo bya haaya nagwo gweyongerera ddala. Wadde nga kukendeddeko naye okukoppa nakwo kukyalimu mu masomero agamu nga kuluno abayizi baakoppa bayingiza biwandiiko mu bifo mwebaakolera ebibuuzo.