Musaayimuto Eyeewuunyisizza Uganda

0
1036

Musaayimuto Allan Okello yasasamaza ensi bewyateeba goolo ssatu ku lw’omukaaga nga tiimu ye eya SC Villa ekuba Onduparaka goolo 7-0 mu liigi yababinwera eya Azam Uganda Premier League e Lugogo.
Guno gwegwali omupiira gwa Okello ogusooka ku daala lino. Olwalero tuwayizamu naye.