Obufere Mu Bannaddini Bususse – Katikkiro

0
856

Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde gavumenti ku bantu abawuddiisa bannayuganda ku nsonga z’obujjanjabi nga agamba nti bano bakoze kinene mukuwabya bannansi, olwo abamu neebatuuka n’okufa olwokubagaana okugenda mu ddwaliro.
Kamala byonna abadde munsisinkano n’abakola ogw’okulwanyisa ekirwadde kya sic sales mu ggwanga, ku minisitule y’ebyobulamu.