Okujjukira Ssaabalabirizi Luwum

0
573

Emyaaka 40 emabega, eyali saabalabirizi wa Uganda Janan Luwum yattibwa mungeri eyayanika efuga bbi ly’eyali president mu kiseera ekyo Iddi Amin Ddada
Olw’obuvumu bwa Luwum n’okuyimirila kubwenkanya ajjukirwa nnyo era gavumenti yateekawo olwa nga 16 lubeera lwakuwumula okumujukira.