Okulonda Kwa 'EALA' Kwa Nkya

0
1124

Akabondo k’ababaka ba NRM basazeewo kunsonga z’okulonda kw’ababaka ba paalamenti y’omukago gwa East Africa okugeenda okubaawo enkya era nga mubisaliddwawo mulimu n’obutawagira munna FDC yenna.
Yyo paalimenti efulumizza amateeka aganaagobererwa mu kulonda kuno. Abavuganya 27 beebeegwanyiza ebifo 9 ebya paalimenti y’amawanaga ag East Africa.