Olulimi Oluzaaliranwa Tolunyooma

0
1136

Olwaleero amaka mangi gasse ennimi ezaaliranwa oba ennimi ennansi olw’omulembe oguliwo ogwokukopperera ebyabazungu sso nga n’abalala bava ku nnimi zaabwe olw’obutaba na mukisa guziyigirizibwa.
Buli lwa 21 omwezi ogw’okubiri ensi ekuza olunaku lw’ennimi enzaaliranwa n’ekigendererwa eky’okwongera okutumbula ennimi ezo.
Naye ekyebuuzibwa wano e Uganda guli gutya? Bushrah Namirimu atuuseeko mu maka g’omukyala Viola Mukiibi era bino byatujjiddeyo.