Olwa Janaan Luwum Mwalutegedde?

0
936

Wadde gavumenti yalangirira olwa 16 omwezi ogwokubiri ngolwokuwummula wonna mu ggwang anaye abamu tebalumanyi era bakoze naddala abakozi ba gavumenti.
Amasomero agawera e Rakai beesanze bazzizzaaayo abaana ewaka lwa butategeera bulkulu bwa lunaku luno ate abamu nebagenda mu maaso n’okusomesa.