Omukama Wa Tooro Alambudde

0
1122

Omukama wa Tooro, Rukirabasaija, Oyo Nyimba Kabamba Iguru IV akuutidde abantu okwongera okukola okwejja mu bwavu.
Mu kiseera kino Omukama atadde nnyo amaanyi mu kulambula emirimu egyenjawulo naddala obulimi n’obulunzi okwetegereza engeri abantu gyebayinza okukolamu emirimu egibayimirizaawo.