Omupoliisi Asse Mukazi we Naye Neyetta

0
1169

Waliwo omupoliisi abadde asula mu nkambi y’e Nsambya wano mu Kampala akedde okwekyawa, n’atulisa masasi mu matulutulu agaggugumudde banne nebeesega n’abandi nebadda mu nyumba zaabwe basegulire ekibabu.
Oluvannyuma kitegeerekese nti kkulutu Godfrey Sabbiti ne Mukazi we Esther Caroline Akol bafu.
EKiviiriddeko omupoliisi ono okutta mukaziwe naye neyeggya mu budde, kati bateebereza kiteebereze

More News