Omusibe Obubonero Akukumbye Bukukumbe

0
1094

Mu bigezo ebikomyewo omu kubaakoze obulungi ye musibe okello Emmanuel, nga ono afunye obubonero 19 ku 20. Wetumutuukiddeko nga essanyu lyalina lya mwoki wa gonja anti ayokya bwamukubaakubako n’akamwenyumwenyu, nga no ye Okello agamba nti ayagala bwa puliida.