Ssente Muzikole Nga Muzizza Eka – Salim Saleh

0
1214

Mu kawefube ow’okuyamba bannayuagnda bankuba kyeyo, pulezidenti yavaayo nenteekateeka y’okutandikawo ekibiina ky’obwegassi kisobozese abantu bano okwekulaakulanya.
Mu kino bankuba kyeyo baalina okwerondamu obukulembeze basobole okulaba bwebayamba bankubakyeyo bonna okufuna mu ntuuyo zaabwe.