Todwong Akubiddwa Essasi, Aleeteddwa e Kampala Ajjanjabibwe

0
1279

Omumyuka wa sabawandiisi w’ekibiina kya NRM Richard Todwong ajiddwa e Gulu oluvanyuma lw’okukubwa essasi natwalibwa ku ddwaliro lya International Hospital Kampala.
Engeri Todwongo gyeyakubiddwamu essasi bikyali byamatankane nga Mpale zabaseveni kuba abamu babadde bagamba nti yalumbiddwa songa muganda we ye agamba nti kiyinzika okuba yeyekubye essasi mubutanwa,.