Eyali Katikkiro Mayanja Nkangi Afudde

0
1098

Obwakabaka bwa Buganda n’eggwanga Uganda olwaleero ligudde mu ekiyongobero, amawulire bwe gafulumye ne gakakasa nga eyali Katikkiro wa Buganda Joash Mayanja Nkangi abafudde.
Mayanja afudde ku saawa nga biri n’ekitundu ez’okumakya era nga afiiri mu ddwaliiro lye Nakasero.