Difaayansi Ekyaliko Nnyo – Besigye

0
1091

Dr col Kiiza Besigye asekeredde abatambuza ebigambo nti enkolaye ey’okuguguba eyakyaka enyo omwaka oguwedde oba defiance yaggwaamu. Besigye agamba akazanyo katandika butandisi.
Dr Besigye bwabade awaayamu ne NBS TV, annyonnyode nti okuguguba kukoze kinene okunafuya omukulembeze w’eggwanga mbu mu kiseera kino ali ku maviivi.