Omusujja Gugenze Gukendeera Mu Bantu

0
1257

Amawulire amalungi agaliwo gagamba nti bannayuaganda abafa omusujja gwensiri bakendedde nnyo nga kino kivudde ku nsonga nnyingi omuli okusula mu butimba bwensiri mpozzi n’okujjumbira ennyo okujjanjabibwa nga bafunye omusujja guno.
Alipoota envannyuma eraga nti abantu 19 kati beebalwala omusujja gwensiri okuva kwabo 42 mu mwaka gwa 2015.