Omuceere Gutabudde Aba NRM

0
1121

Wabaluseewo obutakkaanya wakati wabakulembeze ba NRM mu disitulikiti y’e Bukomansimbi ngetambwe eva ku muceere ogwaweebwa abatuuze olwenjala ebadde ezinya abaao oluguje
Ssentebe wa NRM mu disitulikiti y’e Bukomansimbi mu mbeera eno abaddeko nensawo z’omuceera zaakukunudde mu maka gabakulembeze ba NRM nga gwalina kugabirwa bantu.