Aba NOTU Bakaayidde Ekikolero Lya Seminti

0
953

Ssentebe w’ekibiina ekitaba abakozi mu ggwanga ki National Organisation of Trade Unions (NOTU) alagidde abakulembera kampuni ya Tororo Cement Factory bajjulule abaalumiziddwa mu kabenje akaagudde ku kkolero eryo wiiki eno, abapooceza mu ddwaliro oluvannyuma lw’okumenyeka emikono n’amagulu.
Aba NOTU bakizudde nti abakozi ku kkolero lino bayita mu bugubi obutagambika era abakulembera abakozi bayisizza ebiragiro ebiggya. Katufune ebikirawo