Aba Tecno Bagabudde

0
1327

Abawagizi b’omuzannyo gw’omupiira olwaleero basiibye mu kabbinkano ka kalulu akategekeddwa kampuni ya ssimu eya Techinal nga kekabadde akokusunsula abo abagenda okugenda mu mawanga ga Bulaaya okulaba empaka ezitali zimu omuli liigi ya Bungereza, Spain nawalala.
Akalulu kano ketabiddwamu bonna abasobodde okugula ssimu mu kampuni ya Tecno.