Ababaka Abamu Baagala Etteeka Liyite Ku Kweyonja

0
763

Abamu ku babaka ba paalimentgi bateekateeka okuleeta ekiteeso ekikaka bannayuganda okukola bulungi bwansi okusobola okukuuma ebitundu byaBwe nga biyonjo mpozzi nga bweguli mu ggwanga lya Rwanda.
Abaka bano nga bakulembeddwamu Akol Jackie Omubaka w’e basiibye balambula enzigotta mu Kampala ssaako okukola Bulungi bwa nsi n’atuuze bano.