Ababaka Okuwoggana Ssi Musango

0
644

Abantu bangi babadde balowoza nti ababaka ba paalamenti basaana okukangavvulwa olweneyisa olunaku lwajjo bwebalekanidde munna FDC Ingrid Turinawe eyabadde anoonya akalulu ka EALA.
Omwogezi wa paalamenti Chris Obore agamba nti kano kabadde kalulu era nga tewali teeka lyamenyeddwa ssonga embeera eno yabulijjo mu bululu.