Ababudami Balidde Mu Ttama Lwa Mmere

0
1178

Ababundabunda mu nkambi ye Bidi Bidi ngeno esangibwa mu district ye Yumbe batabukidde ababalinako obuvunanyizibwa nti baleke kubassa njala kuba obumere bwebabawa tebukusa namwana muto.
Enkambi ye Bidi Bidi okusinga ejuddemu banansi ba South Sudan abadduka ekibambulira ky’olutalo munsi yabwe.