Abacayina B'omusenyu Badduse

0
879

Abavunanyizibwa kunsonga y’okukuuma obutonde bagamba nti ebyokutitibya abagwiira munsi Uganda, kyekivuddeko nabamu okutandiika okufutubala kubanayuganda nebatuuka n’okukola ebintu nga mpaawo abakuba ku mukono.
Abavunanyizibwa kubutonde bazeeyo e mu kisaalu kye Kasanje okukakasa oba aba China sentebe we Wakiso beyafumudde bakyabulidde.