Abalema Bakiguddeko, Babavulungudde mu Bitaba ne Babaggunda

0
554

Abalema b’e Wandeya abeegattira mu kibiina ki Balema Joint effort olwaleero bakiguddeko abayaaye be basanze ku kanisa y’omusumba Aligasima bwebabalirise kibooko n’abamu nebagenda nga batonnya musaayi.
Abalema babadde bakedde ku kkanisa eno okubanja ensimbi z’ettaka ekkanisa kweyazimbibwa, lyebagamba nti omusumba aliriko mu bukyamu