Abalimi Bw'obutunda Mu Bugwanjuba Bakaabira Mazzi

0
1284

Abalimi b’obutunda mu bitundu bye Ankole baagala gavumenti ebayambe okulwanyisa akawuka akalumbye obutunda ennaku zino akabalemesezza okufuna ku ssente.
Abalimi baagala gavumenti ebayambe efuuyire obutunda bwonna kubanga akawuka kongera kusaasaana buli kiseera.