Abalimi Mulinnyise Omutindo

0
535

Abalimi bangi bakaaba olw’amakungula amatono kyokka nago ate negafiira mu ngalo zaabwe olw’okugagalabanja. Kino nno, kyekivaako omulanga ogutangula olutatadde, ng’ababimanyi bagamba abalimi waakiri buli omu abe n’ekyagi, abeeko n’emmere gy’atereka mu kifo ky’okugirya emu nebasuula.
Abamanyi ebyobulimi bagamba nti enkwata y’ereese ebirime okugwa ebbeeyi n’ebimu okugaanibwa mu butale. Waliwo abavuddeyo okubangula abalimi n’essuubi nti oba oli awo, ebintu bigenda kukyuka mu kiseera kitono