Abapoliisi Bakubye Munnabwe Amasasi N'afa

0
944

Nga bannayuganda tebanneerabira ettemu eryakoleddwa ku Felix Kaweesi nate poliisi eguddemu enjega endala e Ssembabule omupoliisi bwakubye munne essasi erimuttiddewo mu disitulikiti ey’e Ssembabule.
Enjega eno ebadde mu ggombolola y’e Lwebitakuli bano abaserikale.