Abasiraamu Bawonye Ebivumo, Babazimbidde Omuzikiti Ogutemagana

0
928

Director wa Sharia Sheik Rajab Kakooza akubiliza abasilamu okwagala eddiini yaabwe nga bakola ebintu ebiweesa Katonda ekitiibwa .
Okwogera bino asinzidde Kalagala Nkozi Mu kuggulawo omuzikiti Gwa Khalid Kakande Wattu ku mukolo ogwetabiddwako abakulembeze mu Diini y’obusilaamu ku mitendera egyenjawulo.