Abasomesa Bakaayukidde Paalimenti

0
655

Omukago ogutaba abasomesa ogwa Uganda National Teacher’s Union gwekokodde Bannabyabufuzi abawakanya ekya Gav’t okuggala amasomero agatalina bisanyizo.
Ssaabawandiisi w’omukago guno James Tweheyo agamba bannabayabufuzi okuwakanya ekyokuggala amasomero ekika kino baba bazza ebyenjigiriza emabega songa gwemubumbirano gwenkulakulana yensi.

TagsUNATU