Abasomesa B'e Luwero Bagagguddewo ku Mpaka

0
1107

Bannannyini masomero agaggalwa e Luweero bali basattira olw’abakulira amasomero okubaggyako stamp zaabwe nga bagamba nti tebakyasobola kukola mulimu gwonna.
Ate e Nakasongala minister avunanyizibwa ku byenjirigiriza Rosemary Senninde alagidde amasomero gonna ag’obwanannyini agatalina bisaanyizo gaggalwe.