Abasumba Namwe Mweddeko

0
1076

Omusumba Simeon Kayiwa owa Namirembe Fellowship avuddeyo n’alabula abalokole ku basumba ab’ebikyupuli abafudde obulokole ekitagasa n’ekiddukiro ky’ababbi.
Omusumba okwogera bino abadde mu kusabira omukadde awezza emyaka 103 okubadde ku Kanisa ye e Bulange mu Kampala.