Ab'e Bunnamwaya Poliisi Bagiyambira Ku 'Whatsapp'

0
847

Ab’ebyokwerinda batutegeeza lunye nti nga tonnasaba poliisi kukuuma kikukakatako gwe kennyini okwewa obukuumi obusooka.
Eno y’ensonga ewalirizza Bannayuganda mu bitundu ebitali bimu okwekulamu omulimu okulwanyisa obumenyi bw’amateeka mu bitundu byabwe.
Tutuseeko e Bunnamwaya mu Ngobe abatuuze gyebakozesa enkola ya WhatsApp okukuba enduula etayatuka ssinga baba balumbiddwa.