Akabenje ku Lwe Jinja

0
1409

mmotoka abaafunye akabenje ekiro ekikeesezza olwaleero bakedde mu malwariro agaliraanye Bukwe naddala Jinja ne Mukon, kunoonya bantu baabwe n’okukakasa oba nga ddala byebaawulidde byabadde bituufu
Ng’essaawa zikunukkiriza okuwera ennya ez’ekiro akabenje ddekabusa kaagudde Kitigoma mu disitulikiti y’e Buikwe, luguugo oluva e Kampala okudda e Jinja. Kitegeezeddwa nti akabenje kaavudde ku lukululana eyayabise omupiira n’erumba takisi ezaabadde ziva e Kampala, abamu ku baaibaddemu nebatokomoka