Akamwa Ka Dr. Nyanzi Kasala Nga Jjirita

0
687

Ba mbega ba poliisi abaayise omukenkufu wa ssettendekero w’e Makerere Stella Nyanzi e Kibuli okumusoya ebibuuzo balabika bagenze okunnyuka nga n’emitwe gibabobba olwebigambo byafubuse.
Nyanzi yayitiddwa okwanukula ebibuuzo ebyekuusa ku musango ogwamugguddwako ogw’okukozesa obubi emitimbagano gi mugatta ku internet n’okukozesa olulimi oluwemula mu buli kyawandiika ku mikutu egyo.
Bushrah Namirimu abaddeyo era bino byatujjiddeyo.