Akanyigo Mu Usafi

0
617

Abasuubuzi abaali aba parkyard ne basenga mu USAFI e Katwe bakaaba Twawa nga ntulege nga bagamba nti obufo bwebaabasalira okukoleramu bufunda buzibu tebajaamu. Bino babitegeezezza abakiise ku lukiiko lwa KCCA abagenzeeyo okulaba embeera mwebali.