Amagye Gagumizza Bannayuganda My By'okwerilnda

0
1197

Eggye ly’eggwanga erya UPDF lyongedde okugumya bannansi ku mbeera y’ebyokwerinda mu ggwanga nti babere bagumu ng’asula kuttaka wabula bayambeko ku bitongole by’ebyokwerinda okukakasa nti mpaawo akyankalanya gwanga.
Omwogeezi w’eggye ly’eggwanga Brig. Richard Karemire, agamba nti nga bwebakuuma emirembe banayuganda tebasaanye kwesuulirayo gwa nnagamba.