Amasomero E Isingiro Gali Bubi

0
961

Abazadde, abasomesa n’abakulembeze mu disitulikiti y’e Bushenyi balaze obutali bumativu olw’amasomero ga gavumenti agalina ebizimbe ebiyigulizza n’ebikutte mu mbinabina byebagamba nti bituuse okukuba abasomi n’abasomesa baabwe.
Yadde nga guli gutyo, gavumenti ebadde ekyaggala amasomero g’obwannannyini agali mu mbeera ambi, naye abamu bagamba nti na Gavumenti agamu gagwana kugalibwawo kuba mabi nnyo.