Baabano Abafunye Mu Z'abavubuka

0
981

Abavubuka mu bitundu bye gwanga ebitali bimu abaaganyulwa mu sente Gavt zeebawola bangi balemeddwa okulaga kyebaazikolamu nga ne zebazzaayo zibuze.
Newankubadde guli gutyo, e Mukono gyetusanze ekibiina kya bavubuka 10 katonda beyawandako eddusu anti obukadde 6,900,000/= ze baafuna mu 2014 babuggyeemu ekiramu.