Beti Kamya Aboggoledde Lukwago

0
1295

Minisita wa Kampala Beti Kamya alagidde omuloodi mmeeya wa Kampala Erias Lukwago addeyo asome etteeka lya Kampala ategeere omulimu gwe omukulu ogwokwaniriza abagenyi mu kibuga Kampala mu kifo kyokulandukira mu mirimu nn’obuvunaanyizibwa obutamukwatako.
Beti Kamya agamba omuloodi mmeeya wa Kampala etteeka mwakolera limuzibuwalidde nga yeetaaga okuyambibwako mu kutegeera obuvunaanyizibwa bwe.