Beti Kamya Asekeredde Aba KCCA Abaagala kumutwala mu Kkooti

0
910

Minister avunanyizibwa kunsonga za Kampala Betty Kamya asekeredde abateekateeta omutwala mu mbuga z’amateeka olwa katale ka Parkyaadi akasendwa gyebuvuddeko, nagamba nti bano baleke kumala byamubulago.
Minister akakasa nti buli kyakolebwa kyaali mu mateeka era yekenyini bwaba akola emirimu gye talina gwayingirira. Agamba nti abamukuba mu mbuga z’amateeka abalinze namaddu mangi.