Dr Nyanzi Enjiri Agitutte Mu Masomero, Agabidde Abayizi 'Pad

0
1262

Dr. Stella Nyanzi eyeegulidde erinnya ennaku zino olwenjogeraye etaluma mu bigambo nate abakanye ne kawefube w’okusaayaanya ‘Pad’ mu baana abawala okukendeeza ku kizibu kyokwosayosa mu baana bano
Dr. Stella Nnyanzi ono kinajjukirwa nti gyebuvuddeko yayitibwa yeeyanjule ku kitebe kya bambega ba poliisi annyonnyole ku bigambo bye ebikaawa ng’omususa byeyali ayisizza ku mukutu gwe og3wa Face book naye nga byekuusa ku pads zino