Ebya "Gavumenti Etuyambe Bikome" – Katikkiro Mayiga
Kamalabyonna wa Buganda, Charles Peter Mayiga alabudde abantu ba Buganda okukomya okuyimba tusaba Gavt etuyambe kuba balina ebikono egisobola okwetusaako ebimu bye basaba Gavt.
Katikkiro abadde agenze kutongoza nkola y’okuddamu okutumbula emmwanyi mu Buganda eyatuumwa erya mmwanyi terimba.