Emisango Gya Besigye Gigattiddwa

0
910

Abalamuzi abavunaana Dr. Kizza Besigye emisango egyekuusa ku kulya munsi ye olukwe bakkiriziganyizza okumuvunaanira awamu kikendeeze emirundi gyabadde yeewuuba mu kkooti enkulu n’eye Nakawa.
Wadde Besigye ne puliida we bakkiriganyizza ne kkooti, asigadde yeemulugunya nti amateeka galimu ebituli ebimumazizza kumpi omwaka mulamba nga yeewuuba mu kkooti.