Emmotoka Yeevulungudde, Babiri Bafu

0
577

Nga n’abantu abaafiridde mu kabenje e Jinja tebannaziikibwa bantu abalala babiri bafiiriddewo mbulaga takisi bweyabise omupiira n’etomera boodabooda mu kibuga Namutumba.
Abalabye akabenje kano bakatadde ku kuvuga ndiima.