Emmundu Zidde Mu Gavumenti

0
1120

Bannayuganda bakubaganye empawa ku bigenda mu maaso mu ggwanga naddala ku mmundu ezikyali mu mikono emikyamu, nebagamba nti oba olyawo emmundu zino z’eziviirako abantu okuttibwa mu ngeri etategeerekeka ate nga n’ababatta tebakwatibwa.
Akulira ekitongole kya Women in Development uganda Jane Francis Oling asabye gavumenti etandike kaweefube ow’okunoonyereza ku mmndu zino eziri mu bantu ko n’okunwyeza ebyokwerinda.