Eyasobya Ku Mwana Yeeyagala

0
1413

Omusango gw’omusajja agambibwa okukabawaza omuwala ow’emyaaka 13 n’okumusiiga akawuka ka sirimu gutabudde abatuuze eJjeza ku luguudo lw’eMityana.
Agambibwa okukabawaza omwaana wamuliraano ne bakadde b’omuwala ayogerwaako naye wetwogerela tebakyalima kambugu omusibe bweyayimbuddwa okuva mu kkomera eKigo ate ng’omusango gwaali gumumeze era nebamukaliga