Janet Museveni Alabudde Abazaalisa

0
1130

Minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni akinooganyizza nga bwagenda okulaba nti ayongera okutereeza n’okulongoosa embeera z’abasawo nabantu abakola emirimu gyekikugu okusobola okumalawo empisa encucuufu mu bakozi ekika kinoi.
Minisita Museveni alabudde abazaalisa okwongera okubeera abegendereza nga bajjanjaba abazadde okusobola okukendeeza ku muwendo gwaba maama abafiira mu ssanya.