Kadaga Aleese Ebyuma Ebitonnyeza Ababaka Ba Paalimenti

0
717

Paalamenti etandiise okukozesa ekyuma ekigenda okulopanga omuwendo omutuufu ogwa ababaka ababa betabye mu lutuula lwa paalamenti olunaku olwo.
Wabula ababaka abamu bakubye ebituuli muntekateka eyekyuma ekimpya eno etandiise okukozesebwa olunaku olwaleero mulutuula lwa palamenti olukubiriziddwa amyuka sipiika Jacob Oulanya.

More News